T

scribe.co.ug

@theScribeUganda Fri, 05 Dec 2025 03:04:46

SAM KUTEESA AYONGEDDE AMAANYI MUKUNONYEZA MUSEVENI AKALULU E SSEMBABULE

BY NOAH KINTU Eyaliko minisita w’ensonga z’ebweru Sam Kuteesa ayongede amaanyi mukunonyeza Museveni akalulu mu disitirikiti y’eSembabule. Leero Kuteesa asiibye atalaaga amagombolola agakola esaza lya Mawogola North okuli Sembabule tawuni kanso ne Mijwala nga akyabulwayo amagombolola amalala okuli Mabindo, Kawanda, Lugusuulu ne Mitima. Bwabade mu tawuni kanso ne Mijwala yategezeza nga bwasaba okusonyiyibwa olw’okuba nup yayingira mukitundu kye wabula nga kuluno ayina okulwana obutanyagwa okulaba nga nrm ewangulire wagulu mu disitirikiti yonna. Sentebe wa nrm e Ssembabule Phenehans Katirima yakunze banna Ssembabule bonna okuja nga 23-12-2025 okwaniriza Museveni nga aze e Ssembabule era n’asaba abantu bonna okuwagira nrm. Akwatide nrm […]

read more

Other Headlines